Empingu Lyrics
Show all →Nze bampita ViolahNakitende!Okuva mu Sabula, Production (Sabula)
Kino ekitone, kyokka kyeninaLino eddoboozi, lyoka lyeninaKino ekirabo kyokka kyewasimaN'okwata taata, n'ongemuliraAmaziga gampitamu sirina kyenkolaNdi ku kandoya sirina kyakulyaMbulira, nti obubaka bwompa mbuwereze abantu abo leero bukomyeLaba luli maama lweyalwalaNanonya sente nayita n'emikwano ohNaye mukama sumulula empingu
Sumulula empingu mukamaEbyange bisibeEkitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikiriraSumulula empingu, taataEbyange bisibeEkirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Nyanula, ebyange bikalaBwebiba bikaze, ehTeriba abitwala no noMunange bakweka bakwekaOmulungi gwebatwalaEbitone laba bwebifa, oh taata!Emimwa basibyeEmikono gy'abaana akandoyaYadde enkumu bagumyeAmaziga bambi gava mu biwanga gakulukuta
Sumulula empingu mukamaEbyange bisibeEkitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikiriraSumulula empingu, taataEbyange bisibeEkirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Waliwo n'abatutekamu ensimbiEbiwundu banyigaEnsimbi zizikiriraNga abalala bafuna taataAmaziga gampitamu sirina kyenkolaNdi ku kandoya sirina kyakulyaMbulira, nti obubaka bwompa mbuwereze abantu abo leero bukomyeEmimwa basibyeEmikono gy'abaana akandoyaYadde enkumu bagumyeAmaziga bambi gava mu biwanga gakulukuta
Sumulula empingu mukamaEbyange bisibeEkitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikiriraSumulula empingu, taataEbyange bisibeEkirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikirira
Sumulula empingu mukamaEbyange bisibeEkitone kyenawebwa, laba omu akifunamu naye nga kizikiriraSumulula empingu, taataEbyange bisibeEkirabo kyenawebwa, abangi bafuna naye nga kizikiriraMwebale kumpuliriza bambiMukama abawe omukisaNze Violah NakitendeMweraba