Mariam - Liam Voice

Mariam

Liam Voice

4.1K plays
Share
Download Song : 2.23 MB

Mariam Lyrics

Show all →

Mariam
Mariam
Mariam
Mariam

Oli maanyi oli bunafu bwange Mariam, eh
Kankuwe guno omutima gwange
Nsaba tonvaamu eh
Ebizibu leka bireetewo barrier
Mpa okubisitula mbeere your carrier
Nkusaba oneesige
Oh oh Mariam olimu obulamu
Kankuwe ofuge
Ofuge omutima gwange eeh
Nzijukira nakusaba date
Saakimakinga natuukawo late
Obwongo ne bwesiba ng’owa bet
Gwe bakubye ensimbi ng’asibiddwa mu cage
Saamanya nti olimbelievinga
Bwe ndikuwa love, oligitickinga

Eh yeah Mariam
Mariam
Mariam
Mariam

Hmmm, eeh
Mulungi nsuubiza na kukwagala
N’omutima gwange tegulikwevuma
Katonda gwe nkunkwasa Mariam
Paka bwe bulikya ne nkuwasa mu bulamu
Bwe nakulaba mukwano
Namanyirawo nti olibeera wange
Nze nakiraba mu maaso
Ne mmanyirawo oh oh oh
Nzijukira nakusaba date
Saakimakinga natuukawo late
Obwongo ne bwesiba ng’owa bet
Gwe bakubye ensimbi ng’asibiddwa mu cage

Eeh Mariam
Mariam
Mariam
Mariam

Oli maanyi oli bunafu bwange Mariam
Kankuwe guno omutima gwange eh
Nsaba tonvaamu