Nansinza Erinya Lyo - Judith Babirye

Nansinza Erinya Lyo

Judith Babirye

4.3K plays
Share
Download Song : 5.66 MB

Nansinza Erinya Lyo Lyrics

Show all →
Yesu erinya lyo
nekigambo kyo
bisukulumye okusinga byona
bakabaka bensi bavunama webawulila erinya lyo
yesu erinya lyo
welyatulwa bulivivi lyana livunama
nabuli lulimi lwona olwatula
gwemukama nansinza erinya lyo

nakusinza nememeyange
nakusinza erinya lyo
navunama munamulondo yo
nakusinza erinya lyo x2

Yesu erinya lyo lituwanguza
linkomyawo wembambuze
lisumulula emitima ejasibwa
nange nasinza erinya lyo

chorus x2

nakusinzanga , nakusinzanga , nakusinza nememeyange x2

chorus x2