Ngamba nti Onjagala - G Vocals

Ngamba nti Onjagala

G Vocals

10K plays
Share
Download Song : 2.21 MB

Ngamba nti Onjagala Lyrics

Show all →

VERSE 1 
OH Kale singa nali silina bbuba 
Nemba ng'ebisolo nga silin'ankaabya
Eh, nga bwenkulaba nomulala Kiba tekinnuma
Nebwogend'ebunaayila nakyo tekinnuma
Nay'eno love etuuse nokunkaabya
Nebwobul'olunak'emmere ndya nnuma
Nsubiza nti toli ndekelela [nsuubiza]
Nsubiza nti tolinjabulila [nsuubiza]

CHORUS 
Ngamba nt'ojagala tolinaayomulala
Ngamba nti ndiwuwo, tolinaayo mulala
Noluusi nkusibwa nay'okwatula nekunnema
Ngamba nt'onjagala tolinaayo mulala x2

VERSE 2
Obugambo bwewangambanga kululi bwansikiliza
Nze nali nakalub'omutima naye beauty yo yanjuzaayuza
Kat'onzinya njabala mpulila baby njagala
Amaaso nga nkanula 
Njabala njabala
Mpulila njagala njagala