Nkwegomba - Kenneth Mugabi

Nkwegomba

Kenneth Mugabi

55 views
Share

Kenneth Mugabi - Nkwegomba Lyrics

Nzikilibwa okusemberera
Nzikiliza nkusemberere
Nzikilibwa okutunulila
Olikifananyi kyebatana sigga
Katonda yowunda gwe ne yewunya
Nzikilibwa okukwatako

Aaah nedda tonfuna bubbi nze munno
Nkwegomba nkulabamu abalongo
Abalina amaaso nga'agago

Aah aaah nwegomba nkwegomba
Batutondela bakuntondela aah
Nze'akusanila nzakusanila
Nwegomba nkwegomba

Nzikilibwa nkusemberere
Buli wemberawo bukumi bwempulila
Nzikilibwa nokuwuliliza
Aaah,bwoyogeera zaabu yafuluma
Buli lwoseka mirembe jyempulila
Nyumilwa nyo ngompuliliza
Yongera onsese nzeno nyumilwa
Ogumwe nobutiti okumye omulilo
Nzikilizibwa nokuba maama akaama

Nkwegoma nkwegomba
Bakuntondela nze bakuntondela
Nze akusanila
Nze'akusanila
Nkwegoma nkwegomba

Nze akusanila